1
Eby'Abaleevi 18:22
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Tosulanga na basajja, nga bwe basula n'abakazi: ekyo kya muzizo.
Compare
Explore Eby'Abaleevi 18:22
2
Eby'Abaleevi 18:23
So tosulanga na nsolo yonna, okweyonoona nayo: so n'omukazi yenna tayimiriranga mu maaso g'ensolo okugalamira nayo: okwo kwe kutabula.
Explore Eby'Abaleevi 18:23
3
Eby'Abaleevi 18:21
So towangayo ku zzadde lyo okubayisa mu muliro eri Moleki, so tovumisanga linnya lya Katonda wo: nze Mukama.
Explore Eby'Abaleevi 18:21