1
Yobu 28:28
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Era n'agamba abantu nti Laba, okutya Mukama okwo ge magezi; N'okuleka obubi kwe kutegeera.
Compare
Explore Yobu 28:28
2
Yobu 28:12-13
Naye amagezi ganaalabikanga wa? N'ekifo eky'okutegeera we kubeera kiri ludda wa? Abantu tebamanyi muwendo gwago; So tegalabika mu nsi ey'abalamu.
Explore Yobu 28:12-13
3
Yobu 28:20-21
Kale amagezi gava wa? N'ekifo okutegeera we kubeera kiri ludda wa? Kubanga gakwekebwa amaaso g'abalamu bonna, Era gakisibwa ennyonyi ez'omu bbanga.
Explore Yobu 28:20-21