1
Koseya 8:7
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Kubanga basiga embuyaga, era balikungula embuyaga ez'akazimu: talina ŋŋaano emera; ekiti tekiribala mmere; n'okubala bwe kiriba kibaze, bannaggwanga baligiriira ddala.
Compare
Explore Koseya 8:7
2
Koseya 8:4
Bataddewo bakabaka naye si ku bwange; balonze abakungu nange nga sikimanyi: beekoledde ebifaananyi ne ffeeza yaabwe ne zaabu yaabwe balyoke bamalibwewo.
Explore Koseya 8:4