1
Okuva 25:8-9
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Era bankolere awatukuvu; ndyoke ntuule wakati waabwe. Nga byonna bye nkulaga, engeri ey'eweema, n'engeri ey'ebintu byayo byonna, bwe mutyo bwe mulikola.
Compare
Explore Okuva 25:8-9
2
Okuva 25:2
Babuulire abaana ba Isiraeri bantwalire ekiweebwayo: eri buli muntu omutima gwe gwagaza mulitwala ekiweebwayo kyange.
Explore Okuva 25:2