1
2 Samwiri 22:3
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Katonda ow'olwazi lwange, oyo gwe nneesiganga; Engabo yange, era ejjembe ery'obulokozi bwange, ekigo kyange ekiwanvu, era ekiddukiro kyange; Omulokozi wange, ggwe omponya mu kyejo.
Compare
Explore 2 Samwiri 22:3
2
2 Samwiri 22:31
Katonda ekkubo lye lyatuukirira: Ekigambo kya Mukama kyakemebwa; Oyo ye ngabo eri abo bonna abamwesiga.
Explore 2 Samwiri 22:31
3
2 Samwiri 22:2
n'ayogera nti Mukama lwe lwazi lwange era ekigo kyange era omulokozi wange, owange nze
Explore 2 Samwiri 22:2
4
2 Samwiri 22:33
Katonda kye kigo kyange eky'amaanyi: Era aluŋŋamya eyatuukirira mu kkubo lye.
Explore 2 Samwiri 22:33
5
2 Samwiri 22:29
Kubanga ggwe ttabaaza yange, ai Mukama: Era Mukama alyakira ekizikiza kyange.
Explore 2 Samwiri 22:29