1
2 Bassekabaka 7:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Awo Erisa n'ayogera nti Muwulire ekigambo kya Mukama: bw'atyo bw'ayogera Mukama nti Enkya bwe bunaaba nga kampegaano ekigero ky'obutta obulungi kiritundibwa sekeri, n'ebigero bibiri ebya sayiri sekeri mu wankaaki w'e Samaliya.
Compare
Explore 2 Bassekabaka 7:1
2
2 Bassekabaka 7:3
Awo waaliwo abasajja bana abagenge awayingirirwa mu wankaaki: ne bagambagana nti Kiki ekitutuuza wano okutuusa lwe tulifa?
Explore 2 Bassekabaka 7:3
3
2 Bassekabaka 7:2
Awo omwami kabaka gwe yeesigamanga ku mukono gwe n'addamu omusajja wa Katonda n'ayogera nti Laba, Mukama bw'anaakola ebituli mu ggulu, ekigambo ekyo kyandiyinzise okubaawo? N'ayogera nti Laba, olikiriba n'amaaso go, naye toliryako.
Explore 2 Bassekabaka 7:2