1
1 Abasessaloniika 4:17
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
naffe abalamu abaasigalawo ne tulyoka tutwalibwa wamu nabo mu bire okusisinkana Mukama waffe mu bbanga: kale bwe tutyo tunaabeeranga ne Mukama waffe ennaku zonna.
Compare
Explore 1 Abasessaloniika 4:17
2
1 Abasessaloniika 4:16
Kubanga Mukama waffe yennyini alikka okuva mu ggulu n'okwogerera waggulu n'eddoboozi lya malayika omukulu n'ekkondeere lya Katonda: n'abo abaafiira mu Kristo be balisooka okuzuukira
Explore 1 Abasessaloniika 4:16
3
1 Abasessaloniika 4:3-4
Kubanga ekyo Katonda ky'ayagala, okutukuzibwa kwammwe, okwewalanga obwenzi; buli muntu ku mmwe okumanyanga okufuga omubiri gwe ye mu butukuvu n'ekitiibwa
Explore 1 Abasessaloniika 4:3-4
4
1 Abasessaloniika 4:14
Kubanga bwe tukkiriza nga Yesu yafa n'azuukira, era Katonda alireeta bw'atyo abeebaka ku bwa Yesu wamu naye.
Explore 1 Abasessaloniika 4:14
5
1 Abasessaloniika 4:11
era mwegombe okukkakkananga, n'okukolanga emirimu n'emikono gyammwe, nga bwe twabalagira
Explore 1 Abasessaloniika 4:11
6
1 Abasessaloniika 4:7
Kubanga Katonda teyatuyitira bugwagwa, wabula mu butukuvu.
Explore 1 Abasessaloniika 4:7
Home
Bible
Plans
Videos