1
1 Samwiri 2:2
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Tewali mutukuvu nga Mukama; Kubanga tewali mulala wabula ggwe: So tewali lwazi oluliŋŋanga Katonda waffe.
Compare
Explore 1 Samwiri 2:2
2
1 Samwiri 2:8
Ayimusa abaavu okubaggya mu nfuufu, Asitula abeetaaga okubaggya mu lubungo, Okubatuuza awamu n'abalangira, Basikire entebe ey'ekitiibwa: Kubanga empagi z'ensi za Mukama, Era yateeka ebintu byonna okwo.
Explore 1 Samwiri 2:8
3
1 Samwiri 2:9
Alikuuma ebigere by'abatukuvu be, Naye ababi balisirisibwa mu kizikiza; Kubanga tewaliba muntu alisinga olw'amaanyi.
Explore 1 Samwiri 2:9
4
1 Samwiri 2:7
Mukama ayavuwaza era agaggawaza: Assa wansi, era ye agulumiza.
Explore 1 Samwiri 2:7
5
1 Samwiri 2:6
Mukama atta n'alamya: Aserengesa mu magombe n'alinnyisa okuvaayo.
Explore 1 Samwiri 2:6