1
1 Abakkolinso 8:6
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
naye gye tuli waliwo Katonda omu, Kitaffe, omuva byonna, naffe tuli ku bw'oyo; ne Mukama waffe omu, Yesu Kristo, abeesaawo byonna, era atubeesaawo ffe.
Compare
Explore 1 Abakkolinso 8:6
2
1 Abakkolinso 8:1-2
Naye ku ebyo ebiweebwa eri ebifaananyi: tumanyi nga tulina fenna okutegeera. Okutegeera kwegulumizisa, naye okwagala kuzimba. Omuntu bw'alowoozanga ng'aliko ky'ategedde, nga tannategeera nga bwe kimugwanira okutegeera
Explore 1 Abakkolinso 8:1-2
3
1 Abakkolinso 8:13
Kale, oba ng'ekyokulya kyesittaza muganda wange, siiryenga nnyama emirembe gyonna, nnemenga okwesittaza muganda wange.
Explore 1 Abakkolinso 8:13
4
1 Abakkolinso 8:9
Naye mwekuumenga mpozzi obuyinza bwammwe obwo bulemenga okuba enkonge eri abanafu.
Explore 1 Abakkolinso 8:9
Home
Bible
Plans
Videos