1
1 Abakkolinso 7:5
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Temummaŋŋananga, wabula mpozzi nga mulagaanye ekiseera, mulyoke mubeerenga n'ebbanga ery'okusabiramu, ate mulyoke mubeerenga wamu, Setaani alemenga okubakema olw'obuteeziyiza bwammwe.
Compare
Explore 1 Abakkolinso 7:5
2
1 Abakkolinso 7:3-4
Omusajja asasulenga mukazi we ekyo ekimugwanira: era n'omukazi asasulenga bw'atyo omusajja. Omukazi tafuga mubiri gwe ye, wabula musajja we: era n'omusajja bw'atyo tafuga mubiri gwe ye, wabula mukazi we.
Explore 1 Abakkolinso 7:3-4
3
1 Abakkolinso 7:23
Mwagulibwa na muwendo; temufuukanga baddu ba bantu.
Explore 1 Abakkolinso 7:23
Home
Bible
Plans
Videos