1
1 Abakkolinso 4:20
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Kubanga obwakabaka bwa Katonda tebuli mu kigambo, wabula mu maanyi.
Compare
Explore 1 Abakkolinso 4:20
2
1 Abakkolinso 4:5
Kale temusalanga musango gwa kigambo kyonna, ebiro nga tebinnatuuka, okutuusa Mukama waffe lw'alijja, alimulisa ebikwekebwa eby'omu kizikiza, era alirabisa okuteesa okw'omu mitima; buli muntu n'alyoka aweebwa ettendo lye eri Katonda.
Explore 1 Abakkolinso 4:5
3
1 Abakkolinso 4:2
Era wano kigwanira abawanika, omuntu okulabikanga nga mwesigwa.
Explore 1 Abakkolinso 4:2
4
1 Abakkolinso 4:1
Omuntu atulowoozenga bw'ati, nga tuli baweereza ba Kristo era abawanika b'ebyama bya Katonda.
Explore 1 Abakkolinso 4:1
Home
Bible
Plans
Videos