1
1 Abakkolinso 3:16
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Temumanyi nga muli yeekaalu ya Katonda, era nga Omwoyo gwa Katonda abeera mu mmwe?
Compare
Explore 1 Abakkolinso 3:16
2
1 Abakkolinso 3:11
Kubanga tewali muntu ayinza kusima musingi mulala wabula ogwo ogwasimibwa, ye Yesu Kristo.
Explore 1 Abakkolinso 3:11
3
1 Abakkolinso 3:7
Kale bwe kityo asiga si kintu, newakubadde afukirira; wabula Katonda akuza.
Explore 1 Abakkolinso 3:7
4
1 Abakkolinso 3:9
Kubanga Katonda tuli bakozi banne: muli nnimiro ya Katonda, muli nnyumba ya Katonda.
Explore 1 Abakkolinso 3:9
5
1 Abakkolinso 3:13
omulimu ogwa buli muntu gulirabisibwa: kubanga olunaku luli luligwolesa, kubanga gulibikkulirwa mu muliro; n'omuliro gwennyini gulikema omulimu ogwa buli muntu bwe gufaanana.
Explore 1 Abakkolinso 3:13
6
1 Abakkolinso 3:8
Naye asiga n'afukirira bali bumu: naye buli muntu aliweebwa empeera ye ye ng'omulimu gwe ye bwe guliba.
Explore 1 Abakkolinso 3:8
7
1 Abakkolinso 3:18
Omuntu yenna teyeerimbanga. Omuntu yenna bwe yeerowoozanga okuba omugezi mu mmwe mu mirembe gino, afuukenga musirusiru, alyoke afuuke omugezi.
Explore 1 Abakkolinso 3:18
Home
Bible
Plans
Videos