1
Makko 1:35
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Enkeera ng’obudde tebunnalaba yesu n’azuukuka n’agenda yekka mu kifo ekyekusifu, okusaba.
Compare
Explore Makko 1:35
2
Makko 1:15
ng’agamba nti, “Ekiseera kituukiridde, n’obwakabaka bwa Katonda busembedde! Mwenenye mukkirize Enjiri.”
Explore Makko 1:15
3
Makko 1:10-11
Awo Yesu bwe yali yaakava mu mazzi, n’alaba eggulu nga libikkuse, ne Mwoyo ng’ali ng’ejjiba ng’amukkako. Eddoboozi ne liva mu ggulu nga ligamba nti, “Ggwe Mwana wange omwagalwa, ggwe, gwe nsanyukira ennyo.”
Explore Makko 1:10-11
4
Makko 1:8
Nze mbabatiza na mazzi, naye ye alibabatiza na Mwoyo Mutukuvu.”
Explore Makko 1:8
5
Makko 1:17-18
Yesu n’abagamba nti, “Mujje mungoberere nange ndibafuula abavubi b’abantu!” Amangwago ne baleka obutimba bwabwe ne bamugoberera.
Explore Makko 1:17-18
6
Makko 1:22
Ne beewuunya okuyigiriza kwe, kubanga yabayigiriza nga nannyini buyinza, so si ng’abannyonnyozi b’amateeka bwe baakolanga.
Explore Makko 1:22