1
Ebyabaleevi 19:18
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
“Towalananga ggwanga oba okusiba ekiruyi ku mwoyo eri munno yenna ow’omu nsi yo, naye yagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka. Nze MUKAMA.
Compare
Explore Ebyabaleevi 19:18
2
Ebyabaleevi 19:28
“Toweesalanga misale ku mubiri gwo olw’okujjukira abaafa oba okwesalako enjola. Nze MUKAMA.
Explore Ebyabaleevi 19:28
3
Ebyabaleevi 19:2
ategeeze ekibiina kyonna eky’abaana ba Isirayiri abagambe nti, “Mubeerenga batukuvu, kubanga nze MUKAMA Katonda wammwe ndi mutukuvu.
Explore Ebyabaleevi 19:2
4
Ebyabaleevi 19:17
“Muganda wo tomukyawanga mu mutima gwo. Naye munno ng’asobezza, omunenyanga, si kulwa nga naawe ogwa mu kibi nga ye.
Explore Ebyabaleevi 19:17
5
Ebyabaleevi 19:31
“Temwebuuzanga ku basamize oba okukyukiranga abalogo, kubanga bagenda kubaleetera okwonooneka. Nze MUKAMA Katonda wammwe.
Explore Ebyabaleevi 19:31
6
Ebyabaleevi 19:16
“Togendanga ng’osaasaanya eŋŋambo mu banno. “Tokolanga kintu kyonna ku munno ekiyinza okumuleetera okufiirwa obulamu bwe. Nze MUKAMA.
Explore Ebyabaleevi 19:16