1
Ebyabaleevi 18:22
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
“ ‘Teweebakanga na musajja nga bwe wandyebase n’omukazi, ekyo kibi ekikyayibwa ennyo.
Compare
Explore Ebyabaleevi 18:22
2
Ebyabaleevi 18:23
“ ‘Tokolanga bya nsonyi ku nsolo kubanga ekyo kinaakufuulanga atali mulongoofu. Omukazi teyeewangayo eri ensolo emukoleko ebyensonyi, okwo kwe kuwabira ddala.
Explore Ebyabaleevi 18:23
3
Ebyabaleevi 18:21
“ ‘Mu baana bo towangayo n’omu ng’ekiweebwayo ekyokeddwa mu muliro eri Moleki, kubanga erinnya lya Katonda wo tosaanira kuliweebuulanga. Nze MUKAMA.
Explore Ebyabaleevi 18:21