1
Ebyabaleevi 11:45
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Kubanga Nze MUKAMA eyabaggya mu nsi ey’e Misiri, okubeera Katonda wammwe; noolwekyo kibasaanira okubeeranga abatukuvu, kubanga Nze ndi mutukuvu.
Compare
Explore Ebyabaleevi 11:45
2
Ebyabaleevi 11:44
Kubanga Nze MUKAMA Katonda wammwe, kale mwetukuzanga ne mubeera batukuvu, kubanga Nze ndi mutukuvu. Temwesemberezanga ebitonde ebyo ebitambulira ku ttaka ne bibafuula abatali balongoofu.
Explore Ebyabaleevi 11:44