1
Okuva 40:38
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Ekire kya MUKAMA kyabeeranga ku Weema ya MUKAMA emisana, ate ekiro nga mu kire ekyo mubaamu muliro, ng’abaana ba Isirayiri bonna ebyo babiraba mu lugendo lwabwe lwonna.
Compare
Explore Okuva 40:38
2
Okuva 40:34-35
Awo ekire ne kibuutikira Eweema ya MUKAMA ey’Okukuŋŋaanirangamu, yonna n’ejjula ekitiibwa kya MUKAMA. Musa n’atasobola kuyingira mu Weema ya MUKAMA ey’Okukuŋŋaanirangamu, kubanga ekire kyagibuutikira, n’ekitiibwa kya MUKAMA ne kijijjula.
Explore Okuva 40:34-35