1
Okuva 39:43
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Awo Musa n’akebera omulimu gwonna, era n’alaba nga bagumalirizza. Nga MUKAMA bwe yalagira, nabo bwe batyo bwe baagukola. Awo Musa n’abasabira omukisa.
Compare
Explore Okuva 39:43
2
Okuva 39:42
Nga MUKAMA bwe yalagira Musa mu byonna, bwe batyo abaana ba Isirayiri omulimu gwonna bwe baagukola.
Explore Okuva 39:42
3
Okuva 39:32
Bwe gutyo omulimu gwonna ogw’okukola Eweema ya MUKAMA, eweema ey’Okukuŋŋaanirangamu ne guggwa; ng’abaana ba Isirayiri bakoze ebyo byonna nga MUKAMA bwe yalagira Musa.
Explore Okuva 39:32