1
Okuva 22:22-23
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
“Nnamwandu ne mulekwa temubajooganga. Bwe munaabajooganga ne bankaabira, nnaabawulirizanga.
Compare
Explore Okuva 22:22-23
2
Okuva 22:21
“Bannamawanga temubayisanga bubi, so temubanyigirizanga, kubanga nammwe mwali bannaggwanga mu nsi y’e Misiri.
Explore Okuva 22:21
3
Okuva 22:18
“Omukazi omulogo omuttanga bussi.
Explore Okuva 22:18
4
Okuva 22:25
“Bw’owolanga ensimbi omu ku bantu bange abali mu mmwe, ng’ali mu kwetaaga, teweeyisanga ng’abawozi b’ensimbi abalala; tomusasuzanga magoba.
Explore Okuva 22:25