1
2 Abakkolinso 7:10
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Kubanga okunakuwala okw’okwenenya eri Katonda kuleeta obulokozi, era tekuleeta kwejjusa; naye okunakuwala okw’ensi kuleeta kufa.
Compare
Explore 2 Abakkolinso 7:10
2
2 Abakkolinso 7:1
Abaagalwa, nga bwe tulina ebisuubizo ng’ebyo, twetukuze mu buli kintu ekyonoona omubiri n’omwoyo, nga tutuukiriza obutukuvu mu kutya Katonda.
Explore 2 Abakkolinso 7:1
3
2 Abakkolinso 7:9
Kaakano nnina essanyu, si lwa kubanga yabanakuwaza, naye lwa kubanga mwanakuwalira ekibi ne mwenenya, ne Katonda n’alaba okunakuwala kwammwe muleme okufiirwa ekigambo kyonna ku lwaffe.
Explore 2 Abakkolinso 7:9