1
2 Abakkolinso 3:17
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Kale nno Mukama ye Mwoyo, era buli Omwoyo wa Mukama w’abeera, wabaawo eddembe.
Compare
Explore 2 Abakkolinso 3:17
2
2 Abakkolinso 3:18
Kaakano ffe ffenna, amaaso gaffe nga gabikuddwa, ekitiibwa kya Katonda kyakaayakana mu ffe ng’endabirwamu emulisa ekitiibwa kye ne tukyusiibwa okumufaanana okuva mu kitiibwa okutuuka mu kitiibwa, ekiva eri Mukama waffe, Mwoyo.
Explore 2 Abakkolinso 3:18
3
2 Abakkolinso 3:16
Naye buli muntu akyuka n’adda eri Mukama, abikkulwako essuuka eyo.
Explore 2 Abakkolinso 3:16
4
2 Abakkolinso 3:5-6
Si lwa kubanga obwesige obwo buva mu ffe ku lwaffe, naye obwesige bwaffe buva eri Katonda, oyo ye yatusaanyiza okuba abaweereza b’endagaano empya etali ya nnukuta wabula ey’omwoyo. Kubanga ennukuta etta, naye omwoyo aleeta obulamu.
Explore 2 Abakkolinso 3:5-6