1
Zekkaliya 6:12
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
omugambe nti, ‘Bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye nti, Laba omuntu, erinnya lye Ettabi; naye aliroka mu kifo kye ye, era alizimba Yeekaalu ya Mukama
Compare
Explore Zekkaliya 6:12
2
Zekkaliya 6:13
oyo ye alizimba Yeekaalu ya Mukama; era oyo ye alitwala ekitiibwa, alituula ku ntebe ye alifuga; era aliba kabona ku ntebe ye; n'okuteesa okw'emirembe kulibeera wakati waabwe bombi.’ ”
Explore Zekkaliya 6:13
Home
Bible
Plans
Videos