1
Abaruumi 5:8
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naye Katonda alaga okwagala kwe ye gyetuli, kubanga bwe twali nga tukyalina ebibi Kristo n'atufiirira.
Compare
Explore Abaruumi 5:8
2
Abaruumi 5:5
n'okusuubira tekukwasa nsonyi, kubanga okwagala kwa Katonda kufukiddwa ddala mu mitima gyaffe, mu Mwoyo Omutukuvu gwe twaweebwa.
Explore Abaruumi 5:5
3
Abaruumi 5:3-4
So si ekyo kyokka, era naye twenyumirizenga mu kubonaabona kwaffe, nga tumanyi ng'okubonaabona kuleeta okugumiikiriza; nate okugumiikiriza kuleeta empisa ennungi; n'empisa ennungi zireeta okusuubira
Explore Abaruumi 5:3-4
4
Abaruumi 5:1-2
Kale bwe twaweebwa obutuukirivu olw'okukkiriza, tulina emirembe ne Katonda mu Mukama waffe Yesu Kristo. Mu ye mwe twayita okufuna ekisa kino kye tuyimiriddemu; era tusanyuka mu kusuubira kwe tulina okw'okugabana ku kitiibwa kya Katonda.
Explore Abaruumi 5:1-2
5
Abaruumi 5:6
Bwe twali nga tukyali banafu, mu kiseera ekituufu Kristo naafiirira abatatya Katonda.
Explore Abaruumi 5:6
6
Abaruumi 5:9
Kale okusinga ennyo kaakano bwe twaweebwa obutuukirivu olw'omusaayi gwe, okusinga ennyo alitulokola okutuggya mu busungu bwa Katonda.
Explore Abaruumi 5:9
7
Abaruumi 5:19
Kuba ng'olw'obutawulira bw'omuntu omu oli abangi bwe baafuuka ababi, bwe kityo n'olw'okuwulira kw'oyo omu abangi balifuuka abatuukirivu.
Explore Abaruumi 5:19
8
Abaruumi 5:11
Era si ekyo kyokka, era naye tusanyukira mu Katonda mu Mukama waffe Yesu Kristo, atuweesezza kaakano okutabagana okwo.
Explore Abaruumi 5:11
Home
Bible
Plans
Videos