1
Zabbuli 93:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mukama afuga; ayambadde obukulu: Mukama ayambadde, yeesibye amaanyi: Era ensi ennywedde n'okuyinza n'eteyinza kusagaasagana.
Compare
Explore Zabbuli 93:1
2
Zabbuli 93:5
Bye wategeeza bya mazima ddala: Obutukuvu busaanira ennyumba yo, Ayi Mukama, emirembe n'emirembe.
Explore Zabbuli 93:5
3
Zabbuli 93:4
Okusinga amaloboozi ag'amazzi amangi, Amayengo amanene ag'oku nnyanja, Mukama ali waggulu asinza amaanyi.
Explore Zabbuli 93:4