1
Zabbuli 79:9
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Otuyambe, Ayi Katonda ow'obulokozi bwaffe, olw'ekitiibwa ky'erinnya lyo, Era otuwonye, onaalize ddala ebibi byaffe, olw'erinnya lyo.
Compare
Explore Zabbuli 79:9
2
Zabbuli 79:13
Naffe abantu bo era endiga ez'ettale lyo tunaakwebazanga ennaku zonna. Tunaayolesanga ettendo lyo okutuusa emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 79:13
3
Zabbuli 79:8
Tojjukira gyetuli obutali butuukirivu bwa bajjajjaffe; Okusaasira kwo okulungi kwanguwe okutukulemberanga, Kubanga tujeezebwa nnyo.
Explore Zabbuli 79:8