1
Zabbuli 77:11-12
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Nnaayongeranga ku bikolwa bya Mukama; Kubanga najjukiranga eby'ekitalo byo eby'edda. Era naalowoozanga omulimu gwo gwonna, Era nnaafumiitirizanga ebikolwa byo.
Compare
Explore Zabbuli 77:11-12
2
Zabbuli 77:14
Ggwe Katonda akola eby'amagero, Wamanyisa amaanyi go mu mawanga.
Explore Zabbuli 77:14
3
Zabbuli 77:13
Ekkubo lyo, Ayi Katonda, ttukuvu, Katonda ki oyo, asinga Katonda waffe?
Explore Zabbuli 77:13
4
Zabbuli 77:1-2
Nnaakabiranga nnyo Katonda, mukabira nnyo, asobole okumpulira, Ku lunaku olw'okunakuwala kwange nanoonya Mukama; Omukono gwange ne gugololebwa ekiro ne gutaddirira; Emmeeme yange n'egaana okusanyusibwa.
Explore Zabbuli 77:1-2