1
Zabbuli 73:26
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Omubiri gwange n'omutima gwange biyinza okunafuwa: Naye Katonda ge maanyi g'omutima gwange n'omugabo gwange emirembe gyonna.
Compare
Explore Zabbuli 73:26
2
Zabbuli 73:28
Naye kirungi nze nsemberere Katonda: Mukama Katonda mmufudde ekiddukiro kyange, Ndyoke njogerenga ku bikolwa byo byonna.
Explore Zabbuli 73:28
3
Zabbuli 73:23-24
Naye ndi wamu naawe ennaku zonna: Onkutte omukono gwange ogwa ddyo. Onoonnuŋŋamyanga n'amagezi go, Era oluvannyuma olinzikiriza okuyingira mu kitiibwa.
Explore Zabbuli 73:23-24