1
Zabbuli 5:12
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga Ayi Mukama owa omukisa abatuukirivu. Ekisa kyo kibeetooloola ng'engabo.
Compare
Explore Zabbuli 5:12
2
Zabbuli 5:3
Ayi Mukama, buli nkya onoowuliranga eddoboozi lyange. Buli nkya nnaakusabanga, ne nnindirira ky'onoonziramu.
Explore Zabbuli 5:3
3
Zabbuli 5:11
Naye bonna abakwesiga ggwe basanyuke, Bayimbenga n'essanyu bulijjo, kubanga ggwe obakuuma. N'abo abaagala erinnya lyo basanyukirenga mu ggwe.
Explore Zabbuli 5:11
4
Zabbuli 5:8
Ayi Mukama onkulembere nkole by'oyagala, kubanga abalabe bange bangi. Ndaga bulungi ekkubo lyo.
Explore Zabbuli 5:8
5
Zabbuli 5:2
Wulira eddoboozi ly'okukaaba kwange, Kabaka wange, era Katonda wange. Kubanga ggwe gw'ensaba.
Explore Zabbuli 5:2