1
Zabbuli 32:8
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mukama agamba nti, “Nnaakuyigirizanga ne nkulaga ekkubo ly'onooyitangamu. Nnaakubuuliriranga, ne nkulabirira.”
Compare
Explore Zabbuli 32:8
2
Zabbuli 32:7
Ggwe kiddukiro kyange, onoonkuumanga mu kulaba ennaku, Nnaayimbiranga waggulu olw'okundokola. (Seera)
Explore Zabbuli 32:7
3
Zabbuli 32:5
Ne nkwatulira ekibi kyange, n'obutali butuukirivu bwange ne ssibukweka. N'agamba nti, “Nnaayatulira Mukama ebyonoono byange.” Naawe n'onsonyiwa obutali butuukirivu bwange. (Seera)
Explore Zabbuli 32:5
4
Zabbuli 32:1
Wa mukisa oyo asonyiyiddwa ekyonoono, n'aggyibwako ekibi kye.
Explore Zabbuli 32:1
5
Zabbuli 32:2
Wa mukisa oyo Mukama gw'atabalira butali butuukirivu, Ne mu mwoyo gwe nga temuli bukuusa.
Explore Zabbuli 32:2
6
Zabbuli 32:6
N'olw'ekyo buli atya Katonda akusabenga ng'ali mu biseera ebizibu. Ennaku ne bw'eryalaala ng'amazzi amangi, terimutuukako.
Explore Zabbuli 32:6