1
Zabbuli 30:5
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga obusungu bwe bwa kaseera buseera, Ekisa kye kya bulamu bwaffe bwonna. Amaziga gayinza okukulukuta ekiro, Naye essanyu lijja obudde nga bukedde.
Compare
Explore Zabbuli 30:5
2
Zabbuli 30:11-12
Ofudde okunakuwala kwange okuzina. Onzigyeko obuyinike, n'onzijuza essanyu. N'olw'ekyo, nnaayimbanga okukutendereza, siisirikenga, Ayi Mukama Katonda wange, nnaakwebazanga emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 30:11-12
3
Zabbuli 30:2
Ayi Mukama Katonda wange, Nnakukoowoola onnyambe, naawe n'omponya.
Explore Zabbuli 30:2
4
Zabbuli 30:4
Muyimbe nga mutendereza Mukama, mmwe abatukuvu be, Mwebaze erinnya lye ettukuvu.
Explore Zabbuli 30:4
5
Zabbuli 30:1
Nnaakugulumizanga, ayi Mukama, kubanga ontaasizza, N'otoleka balabe bange kunneeyagalirako.
Explore Zabbuli 30:1