1
Zabbuli 16:11
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Olindaga ekkubo ery'obulamu. Gy'oli waliyo essanyu erijjuvu. Mu mukono gwo ogwa ddyo mwe muli ebisanyusa emirembe n'emirembe.
Compare
Explore Zabbuli 16:11
2
Zabbuli 16:8
Nkulembeza Mukama bulijjo. Kubanga andi kumpi, sisagaasagaanenga.
Explore Zabbuli 16:8
3
Zabbuli 16:5
Mukama, gwe mugabo gwange, gwe nnonze. Ggwe okuuma ebyange.
Explore Zabbuli 16:5
4
Zabbuli 16:7
Neebazanga Mukama, anuŋŋaamya, Ate mu kiro emmeeme yange enjigiriza.
Explore Zabbuli 16:7
5
Zabbuli 16:6
Byonna by'ompadde birungi. Mazima omugabo gwange mulungi ddala.
Explore Zabbuli 16:6
6
Zabbuli 16:1
Ayi Katonda, nkuuma, kubanga nneesiga ggwe.
Explore Zabbuli 16:1