1
Zabbuli 13:5
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naye nze nneesize okwagala kwo okutajjulukuka. Omutima gwange gunaasanyukiranga obulokozi bwo.
Compare
Explore Zabbuli 13:5
2
Zabbuli 13:6
Nnaayimbiranga Mukama, Kubanga ankoledde ebirungi bingi.”
Explore Zabbuli 13:6
3
Zabbuli 13:1
Ayi Mukama, Olituusa wa? Onoonneerabira emirembe gyonna? Olituusa wa okunneekweka?
Explore Zabbuli 13:1
4
Zabbuli 13:2
Ndituusa wa okweraliikiriranga, N'okuwulira obuyinike mu mutima gwange obudde okuziba? Omulabe wange alituusa wa okunneegulumiririzaako?
Explore Zabbuli 13:2