1
Zabbuli 118:24
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Luno lwe lunaku Mukama lw'akoze; Tusanyuke, tulujagulizeeko.
Compare
Explore Zabbuli 118:24
2
Zabbuli 118:6
Mukama ali ku luuyi lwange, sitya. Abantu bayinza kunkola ki?
Explore Zabbuli 118:6
3
Zabbuli 118:8
Kirungi okwesiganga Mukama Okusinga okwesiga abantu.
Explore Zabbuli 118:8
4
Zabbuli 118:5
Bwe nnali mu nnaku ne nkoowoola Mukama; Mukama n'ampitaba, n'agimponya.
Explore Zabbuli 118:5
5
Zabbuli 118:29
Kale mumwebaze Mukama, kubanga mulungi; Kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 118:29
6
Zabbuli 118:1
Mwebaze Mukama, kubanga mulungi; okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 118:1
7
Zabbuli 118:14
Mukama ge maanyi gange, lwe luyimba lwange; afuuse obulokozi bwange.
Explore Zabbuli 118:14
8
Zabbuli 118:9
Kirungi okwesiganga Mukama Okusinga okwesiga abalangira.
Explore Zabbuli 118:9
9
Zabbuli 118:22
Ejjinja abazimbi lye baagaana Lifuuse ekkulu ery'oku nsonda.
Explore Zabbuli 118:22