1
Zabbuli 116:1-2
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mmwagala Mukama, kubanga awulidde Eddoboozi lyange n'okwegayirira kwange. Kubanga antegedde okutu, Kyenaavanga mmukoowoola nga nkyali mulamu.
Compare
Explore Zabbuli 116:1-2
2
Zabbuli 116:5
Mukama wa kisa, era mutuukirivu; Katonda waffe alina okusaasira.
Explore Zabbuli 116:5
3
Zabbuli 116:15
Okufa kw'abatukuvu be Kwa muwendo mungi mu maaso ga Mukama.
Explore Zabbuli 116:15
4
Zabbuli 116:8-9
Kubanga owonyezza emmeeme okufa, Amaaso gange obutakaaba maziga, N'ebigere byange okwesittala. Nnaatambuliranga mu maaso ga Mukama Mu nsi y'abalamu.
Explore Zabbuli 116:8-9