1
Zabbuli 112:7
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Taatyenga mawulire mabi, Omutima gwe gunywera, nga gwesiga Mukama.
Compare
Explore Zabbuli 112:7
2
Zabbuli 112:1-2
Mutendereze Mukama. Alina omukisa oyo atya Mukama, Asanyukira ennyo amateeka ge. Ezzadde lye linaabanga lya maanyi ku nsi; Ezzadde ly'abatuukirivu linaabanga n'omukisa.
Explore Zabbuli 112:1-2
3
Zabbuli 112:8
Omutima gwe mugumu, taatyenga, Okutuusa lw'aliraba by'ayagala nga bituuse ku balabe be.
Explore Zabbuli 112:8
4
Zabbuli 112:4
Eri omutuukirivu omusana gujja awali ekizikiza, Oyo wa kisa, ajjudde okusaasira, era ye mutuukirivu.
Explore Zabbuli 112:4
5
Zabbuli 112:5
Alaba ebirungi oyo akola eby'ekisa era awola; Akola ebintu bye mu bwenkanya.
Explore Zabbuli 112:5
6
Zabbuli 112:6
Kubanga taasagaasaganenga emirembe gyonna; Omutuukirivu anajjukirwanga ennaku zonna ezitaliggwaawo.
Explore Zabbuli 112:6