1
Zabbuli 107:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mumwebaze Mukama; kubanga mulungi; Kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Compare
Explore Zabbuli 107:1
2
Zabbuli 107:20
Atuma ekigambo kye, n'abawonya, N'abaggya mu kuzikirira kwabwe.
Explore Zabbuli 107:20
3
Zabbuli 107:8-9
Kale singa abantu batendereza Mukama olw'obulungi bwe, N'olw'eby'amagero bye eri abaana b'abantu! Kubanga akkusa emmeeme eyeegomba, N'emmeeme erumwa ennyonta agijjuza ebirungi.
Explore Zabbuli 107:8-9
4
Zabbuli 107:28-29
Ne balyoka bakaabira Mukama mu nnaku zaabwe, N'abaggya mu kweraliikirira kwabwe. Alaaza omuyaga, Amayengo gaagwo ne gateeka.
Explore Zabbuli 107:28-29
5
Zabbuli 107:6
Ne balyoka bakaabira Mukama mu nnaku zaabwe, N'abawonya mu kweraliikirira kwabwe.
Explore Zabbuli 107:6
6
Zabbuli 107:19
Ne balyoka bakaabira Mukama mu nnaku zaabwe, N'abalokola mu kweraliikirira kwabwe.
Explore Zabbuli 107:19
7
Zabbuli 107:13
Explore Zabbuli 107:13