1
Zabbuli 100:5
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga Mukama mulungi; okusaasira kwe kwa lubeerera; N'obwesigwa bwe bwa mirembe gyonna.
Compare
Explore Zabbuli 100:5
2
Zabbuli 100:4
Muyingire mu miryango gye n'okwebaza, Ne mu mpya ze n'okutendereza. Mumwebaze, mukuze erinnya lye.
Explore Zabbuli 100:4
3
Zabbuli 100:2
Muweereze Mukama n'essanyu! Mujje mu maaso ge n'okuyimba!
Explore Zabbuli 100:2
4
Zabbuli 100:3
Mumanye nga Mukama ye Katonda: Oyo ye yatutonda, naffe tuli babe; Tuli bantu be, era endiga ez'omu ddundiro lye.
Explore Zabbuli 100:3