1
Engero 31:30
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Okuganja kulimba n'obulungi tebuliiko kye bugasa; Naye omukazi atya Mukama y'anaatenderezebwanga.
Compare
Explore Engero 31:30
2
Engero 31:25-26
Wa maanyi era wa kitiibwa, Teyeralikirira biseera bya mu maaso. Ayogera n'amagezi; Era ayigiriza n'ekisa.
Explore Engero 31:25-26
3
Engero 31:20
Wa kisa eri abaavu, Era ayamba abali mu bwetaavu.
Explore Engero 31:20
4
Engero 31:10
Omukazi omwegendereza ani ayinza okumulaba? Kubanga omuwendo gwe gusingira wala amayinja ag'omuwendo ennyo.
Explore Engero 31:10
5
Engero 31:31
Mumuwenga kw'ebyo by'akoleredde; Atenderezebwenga mu miryango.
Explore Engero 31:31
6
Engero 31:28
Abaana be bagolokoka ne bamuyita wa mukisa; Ne bba, n'amutendereza ng'ayogera nti
Explore Engero 31:28