1
Engero 23:24
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kitaawe w'omutuukirivu anaasanyukanga nnyo: N'oyo azaala omwana ow'amagezi anaamwenyumiririzangamu.
Compare
Explore Engero 23:24
2
Engero 23:4
Teweekooyanga ng'okolerera obugagga, Beeranga mugezi olemenga okwetawaanya ennyo.
Explore Engero 23:4
3
Engero 23:18
Kubanga mazima empeera weeri; N'essuubi lyo teririmalibwawo.
Explore Engero 23:18
4
Engero 23:17
Omutima gwo gulemenga okukwatirwa obuggya abalina ebibi: Naye obeerenga mu kutya Mukama okuzibya obudde
Explore Engero 23:17
5
Engero 23:13
Tolekanga kubuulirira omwana: Kubanga okumukubako n'omuggo, tekijja kumutta.
Explore Engero 23:13
6
Engero 23:12
Ssangayo omutima gwo eri okuyigirizibwa, N'amatu go eri ebigambo eby'okumanya.
Explore Engero 23:12
7
Engero 23:5
Oneekalirizanga amaaso ku ekyo ekitaliiwo? Kubanga mazima obugagga bwefunira ebiwaawaatiro, Ng'empungu ne bubuuka mu bbanga.
Explore Engero 23:5
8
Engero 23:22
Owuliranga kitaawo eyakuzaala, So tonyoomanga nnyoko ng'akaddiye.
Explore Engero 23:22