1
Okubala 23:19
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Katonda si muntu, okulimba; So si mwana wa muntu okukyusa ky'ayogedde: Ye ky'asuubiza akikola, Ky'ayogera akituukiriza.
Compare
Explore Okubala 23:19
2
Okubala 23:23
Tekisoboka okuloga abaana ba Yakobo, Wadde okulagula okukola akabi ku Isiraeri. Kaakano kinaayogerwanga ku baana ba Isiraeri, Nti Katonda ng'abakoledde!
Explore Okubala 23:23
3
Okubala 23:20
Laba, Katonda andagidde okuwa omukisa: Naye awadde omukisa, nange siyinza kugujjulula.
Explore Okubala 23:20