1
Makko 11:24
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kyenva mbagamba nti Ebigambo byonna byonna bye musaba n'okwegayirira, mukkirize nga mubiweereddwa, era mulibifuna
Compare
Explore Makko 11:24
2
Makko 11:23
Mazima mbagamba nti Buli aligamba olusozi luno nti, ‘ Sigulibwa, osuulibwe mu nnyanja;’ nga tabuusabuusa mu mutima gwe naye ng'akkiriza nga ky'ayogera kikolebwa, alikiweebwa.
Explore Makko 11:23
3
Makko 11:25
Awo bwe munaayimiriranga nga musaba, musonyiwenga, bwe mubanga n'ekigambo ku muntu; ne Kitammwe ali mu ggulu abasonyiwe ebyonoono byammwe.
Explore Makko 11:25
4
Makko 11:22
Yesu n'addamu n'abagamba nti, “ Mube n'okukkiriza mu Katonda.
Explore Makko 11:22
5
Makko 11:17
N'ayigiriza, n'abagamba nti, “ Tekyawandiikibwa nti, ‘ Ennyumba yange eneeyitibwanga nnyumba ya kusabirangamu amawanga gonna?’ Naye mmwe mugifudde mpuku ya banyazi.”
Explore Makko 11:17
6
Makko 11:9
Abaali bakulembedde n'abaali bava emabega ne boogerera waggulu nti, “ Ozaana; Aweereddwa omukisa ajja mu linnya lya Mukama
Explore Makko 11:9
7
Makko 11:10
Buweereddwa omukisa obwakabaka obujja, obwa jjajjaffe Dawudi: Ozaana waggulu ennyo.”
Explore Makko 11:10
Home
Bible
Plans
Videos