1
Makko 1:35
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Awo mu makya ennyo, ng'obudde tebunnalaba, Yesu n'agolokoka n'afuluma, n'agenda mu kifo eteri bantu n'asabira eyo.
Compare
Explore Makko 1:35
2
Makko 1:15
ng'agamba nti, “Ekiseera kituuse, obwakabaka bwa Katonda busembedde, mwenenye, mukkirize Enjiri.”
Explore Makko 1:15
3
Makko 1:10-11
Bwe yali yakava mu mazzi, amangwago Yesu n'alaba eggulu nga libikkuse n'Omwoyo ng'amukkako ng'ejjiba; n'eddoboozi ne liva mu ggulu nga ligamba nti, “Ggwe Mwana wange gwe njagala, gwe nsanyukira ennyo.”
Explore Makko 1:10-11
4
Makko 1:8
Nze mbabatiza n'amazzi, naye oyo alibabatiza n'Omwoyo Omutukuvu.”
Explore Makko 1:8
5
Makko 1:17-18
Yesu n'abagamba nti, “Mujje muyite nange, ndibafuula abavubi b'abantu.” Amangwago ne baleka awo obutimba ne bamugoberera.
Explore Makko 1:17-18
6
Makko 1:22
Ne bawuniikirira olw'okuyigiriza kwe: kubanga yabayigiriza nga nannyini buyinza, so si ng'abawandiisi.
Explore Makko 1:22
Home
Bible
Plans
Videos