1
Yoswa 23:14
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
“Mulabe nze nnaatera okufa. Mwenna mumanyi bulungi mu mitima gyammwe ne mu myoyo gyammwe, nga Mukama abawadde ebirungi byonna bye yasuubiza, buli kirungi kye yasuubiza akituukirizza. Tewali na kimu kibuzeeko.
Compare
Explore Yoswa 23:14
2
Yoswa 23:11
Kale mwekuumenga mwekka mwagalenga Mukama Katonda wammwe.
Explore Yoswa 23:11
3
Yoswa 23:10
Munnammwe omu anaagobanga abalabe lukumi (1,000), kubanga Mukama Katonda wammwe, yabalwanirira, nga bwe yabagamba.
Explore Yoswa 23:10
4
Yoswa 23:8
naye munywerere ku Mukama Katonda nga bwe mubadde mukola okutuusa kaakano.
Explore Yoswa 23:8
5
Yoswa 23:6
Kale mwekuumenga, mukolenga byonna ebyawandiikibwa mu kitabo ky'amateeka ga Musa, temubivangako okukyamira ku mukono ogwa ddyo ne wankubadde ogwa kkono
Explore Yoswa 23:6