1
Yoswa 2:11
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naffe bwe twakiwulira, emitima gyaffe ne giryoka gitekemuka, so tewali muntu asigalamu omwoyo gwonna, ku lwammwe; kubanga Mukama Katonda wammwe, oyo ye Katonda waggulu mu ggulu, era wansi ku nsi.
Compare
Explore Yoswa 2:11
2
Yoswa 2:10
Kubanga twawulira Mukama bwe yakaliza Ennyanja Emmyufu mu maaso gammwe, bwe mwava mu Misiri; era kye mwakola bakabaka ababiri ab'Abamoli, abaali emitala wa Yoludaani, Sikoni ne Ogi, be mwazikiririza ddala.
Explore Yoswa 2:10
3
Yoswa 2:8-9
Bo nga tebanneebaka, n'alinnya gyebali ku kasolya; n'agamba abantu nti, “Mmanyi nga Mukama abawadde ensi, era ng'entiisa yammwe etukutte, era ng'abali mu nsi bonna batekemuse ku lwammwe.
Explore Yoswa 2:8-9