1
Yeremiya 33:3
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mpita, nange nnaakuyitaba ne nkwolesa ebikulu n'ebikisiddwa by'otomanyi.”
Compare
Explore Yeremiya 33:3
2
Yeremiya 33:6-7
Laba, ndikireetera obulamu n'okuwonyezebwa, nange ndibawonya; era ndibabikkulira obungi bwenkulakulana ne mirembe. Era ndizzaawo emikisa gya Yuda ne n'emikisa gya Isiraeri, era ndibazimba nga bwe baali olubereberye.
Explore Yeremiya 33:6-7
3
Yeremiya 33:8
Era ndibanaazaako obutali butuukirivu bwabwe bwonna bwe bannyonoona; era ndisonyiwa obutali butuukirivu bwabwe bwonna bwe bannyonoona era bwe bansobya.
Explore Yeremiya 33:8