1
Isaaya 5:20
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Zibasanze abo abayita ekibi ekirungi, n'ekirungi ekibi; abateeka ekizikiza mu kifo ky'omusana, n'omusana mu kifo ky'ekizikiza; abateeka ekikaawa mu kifo ky'ekiwoomerera, n'ekiwoomerera mu kifo ky'ekikaawa!
Compare
Explore Isaaya 5:20
2
Isaaya 5:21
Zibasanze abo abeemanyi bwe bali abagezi, era abakalabakalaba mu kulaba kwabwe bo!
Explore Isaaya 5:21
3
Isaaya 5:13
Kale abantu bange kyebavudde bagenda mu buwaŋŋanguse kubanga babulwa okutegeera. Abantu baabwe ab'ekitiibwa balifa enjala, n'abantu baabwe bonna ennyonta eribatta.
Explore Isaaya 5:13