1
Isaaya 27:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ku lunaku luli Mukama alibonereza lukwata omusota oguwulukuka n'ekitala kye eky'obwogi ekinene eky'amaanyi, ne lukwata ogwegoloŋŋonya; era alitta ogusota oguli mu nnyanja.
Compare
Explore Isaaya 27:1
2
Isaaya 27:6
Mu biro ebijja Yakobo alisimba emirandira, Isiraeri alyanya alimulisa, era alijjuza ensi yonna ebibala.
Explore Isaaya 27:6