1
Kaabakuuku 1:5
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mutunule mu mawanga, mulabe; mwewuunye era mutye, kubanga nkolera omulimu mu nnaku zammwe, gwe mutalikkiriza newakubadde nga mugubuuliddwa.
Compare
Explore Kaabakuuku 1:5
2
Kaabakuuku 1:2
Ayi Mukama, ndituusa wa okukaaba naawe nga tokkiriza kuwulira? Nkukaabirira nti, “obukambwe!” Naye ggwe tokkiriza kutulokola.
Explore Kaabakuuku 1:2
3
Kaabakuuku 1:3
Lwaki ondeka okulaba ebikyamu, era n'okutunulira emitawaana? Okuzikiriza n'obukambwe biri mu maaso gange; era waliwo empaka, n'okuyomba.
Explore Kaabakuuku 1:3
4
Kaabakuuku 1:4
Amateeka kyegavudde gaddirira, ne wataba kugoba mazima n'akatono; kubanga omubi azingizza omutuukirivu; kwe kulaba nga n'amazima ganyooleddwa.
Explore Kaabakuuku 1:4
Home
Bible
Plans
Videos