1
Okuva 24:17-18
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ekifaananyi ky'ekitiibwa kya Mukama ne kiba ng'omuliro ogwaka ku ntikko y'olusozi mu maaso g'abaana ba Isiraeri. Musa n'ayingira wakati mu kire ku lusozi, n'amalayo ennaku ana, emisana n'ekiro.
Compare
Explore Okuva 24:17-18
2
Okuva 24:16
Ekitiibwa kya Mukama ne kibeera ku lusozi Sinaayi, ekire ne kirubikkira ennaku mukaaga; ku lunaku olw'omusanvu Mukama n'ayita Musa ng'ayima wakati mu kire.
Explore Okuva 24:16
3
Okuva 24:12
Mukama n'agamba Musa nti, “Linnya ku lusozi gye ndi, obeereyo; nange ndikuwa ebipande by'amayinja, okuli amateeka n'ebiragiro, bye mpandiise, obiyigirize abantu.”
Explore Okuva 24:12
Home
Bible
Plans
Videos