1
Okuva 23:25-26
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Era munaaweerezanga Mukama Katonda wammwe, era ndigiwa omukisa emmere yo n'amazzi go; nange ndiggyawo endwadde wakati wammwe. Tewaliba kirivaamu olubuto, newakubadde ekigumba, mu nsi yo; omuwendo gw'ennaku zo ndigutuukiriza.
Compare
Explore Okuva 23:25-26
2
Okuva 23:20
“Laba, ntuma malayika mu maaso go, akukuume mu kkubo, akuleete mu kifo kye n'ateekateeka.
Explore Okuva 23:20
3
Okuva 23:22
Naye bw'onoowuliriranga ddala eddoboozi lye, n'okolanga byonna bye njogera; bwe kityo naababeereranga omulabe abalabe bo, ndibaziyiza abakuziyiza.
Explore Okuva 23:22
4
Okuva 23:2-3
Togobereranga bangi okukola obubi; so towanga bujulizi bwa bulimba okukyusa omusango; so tosalirizanga omwavu mu nsonga ye.”
Explore Okuva 23:2-3
5
Okuva 23:1
“Tokkirizanga kigambo kya bulimba; toteekanga mukono gwo awamu n'abatali batuukirivu okubeera omujulirwa ow'obulimba.
Explore Okuva 23:1
Home
Bible
Plans
Videos